Sqoop Larma - Ndayira Ft Dj Shaba Pro MP3 Download
Ndayira
Sqoop Larma
Dj Shaba Pro
Ah Sqoop Larma
Lover boy, tell them
Ne Montez
Bintamye bino bino
Eyo Montez
Nayagalako
Nali mwesigwa
Tondaba okukyuka
Bwenti
Nali mugonvu nga love
Enyuma, nabyona byendaba nno bipya
Batandiika mpola okunjuza yuza ah ah
Nendayira omutima
Ogugaba gaba no no
Baur
Nafuka wa tima
Hmmm
Musambi wandiba
Hmmm
Nafuka wa tima
Atalina kumba sikyakyanga ndiba no
Ndayira alinsanga mu love ntwala ba nsibe
Ndayira bwondaba mu love
Ndiba ntabuse omutwe
Sibidamu
Sibidamu ebyo
Sibidamu
Mwanzanyisa film ah ah
Nayagala, kyesakola
Sikijukira ate oba
Omuyaye yankyunya
Nga newakola ensobi angamba ate netonde
Tebyanva kubwongo
Bwentyo nenfuna entondo
Nafuka kondo
Ampa omutima ngukubisa nyondo
Nafuka wa tima
Hmmm
Musambi wandiba
Hmmm
Nafuka wa tima
Atalina kumba sikyakyanga ndiba no
Ndayira alinsanga mu love ntwala ba nsibe
Ndayira bwondaba mu love
Ndiba ntabuse omutwe
Sibidamu
Sibidamu ebyo
Sibidamu
Mwanzanyisa film ah
Yeah bagambe
Ffe bajimenya
Dj Shaba Pro eyange najizika
Ohh
Nafuka wa tima
Hmmm
Musambi wandiba
Hmm
Nafuka wa tima
Atalina kumba sikyakyanga ndiba no
Ndayira alinsanga mu love ntwala ba nsibe
Ndayira bwondaba mu love
Ndiba ntabuse omutwe