Eyran Music - Remedy MP3 Download
Remedy
Eyran Music
REMEDY SONG LYRICS.
Final sound ah we deh ehh
Aksent Music
Yono gwenali mbagamba
okumeetinga
Ndayire mulwattu mufittinga oyo
Ono mubaanji mu choosinga
Melanin pretty banji babifekinga
Wano kulujjo Njo woohh
Layira olibeera nange ku dyo ohh
kumwanjo woohh manya yegwe
nsonga
Olw'omukwano munange gw'omesse
Gunsibyesibye omusaayi gunkutte
Omusango nze gumezze
Mwe mulabe ebirungi byenzudde
Gyal u gimme me memories
Nga nkulabyeko mubufaananyi
Gal you're ma energy
Nkuyita remedy
Gyal u gimme me memories
(Engeri gy'obudabudda omutima)
Nga nkulabyeko mubufaananyi
(Bano kabakole batya nkujuwa)
Gal you're ma energy
(Balala nerabira gwe nkufuna)
Nkuyita remedy
Gw'olaba ntaawa ye ki oba onfiisa
Biba birowoozo cool ma pressure
Tunyumirwe obulamu byansi ihhh
Ekyo okiraba nawe tuli bitto
A' call you ma baibe ihh
Be my rocket
Ono bweyasalawo nfuuke omubeezi
Gwe akulembera abalala nebakweebera
For you am ready ihhh
Nkuyita kirimaanyi oli omu tosetuka
Gyal u gimme me memories
(Engeri gy'obudabudda omutima)
Nga nkulabyeko mubufaananyi
(Bano kabakole batya nkujuwa)
Gal you're ma energy
(Balala nerabira gwe nkufuna)
Nkuyita remedy
Gyal u gimme me memories
(Engeri gy'obudabudda omutima)
Nga nkulabyeko mubufaananyi
(Bano kabakole batya nkujuwa)
Gal you're ma energy
(Balala nerabira gwe nkufuna)
Nkuyita remedy
Yono gwenali mbagamba okumeetinga
Ndayire mulwattu mufittinga oyo
Ono mubaanji mu choosinga
Melanin pretty banji babifekinga
Gw'olaba ntaawa ye ki oba onfiisa
Biba birowoozo cool ma pressure hmm
Wano kulujjo Njo woohh
Layira olibeera nange ku dyo ohh
kumwanjo woohh manya yegwe nsonga
Gyal u gimme me memories
(Engeri gy'obudabudda omutima)
Nga nkulabyeko mubufaananyi
(Bano kabakole batya nkujuwa)
Gal you're ma energy
(Balala nerabira gwe nkufuna)
Nkuyita remedy
Gyal u gimme me memories
(Engeri gy'obudabudda omutima)
Nga nkulabyeko mubufaananyi
(Bano kabakole batya nkujuwa)
Gal you're ma energy
(Balala nerabira gwe nkufuna)
Nkuyita remedy
Ayo'Nexus bless this beat